Galatians 4:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga kyawandiikibwa nti: “Yiburayimu yalina abaana babiri: omu yamuzaala mu mukazi muzaana, omulala mu wa ddembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga kyawandiikibwa nti Ibulayimu yazaala abaana babiri aboobulenzi, omu yamuzaala mu mukazi omuddu, n’omulala n’amuzaala mu mukazi ow’eddembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kyawandiikibwa nti Ibulayimu yalina abaana babiri, omu wa muzaana, omulala wa wa ddembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyawandiikibwa nti Aburahamu yalina abaana babiri: omu yamuzaala mu muzaana, omulala mu wa ddembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kyawandiikibwa nti Ibulayimu yalina abaana babiri, omu wa muzaana, omu wa wa ddembe.