Galatians 5:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nandyagadde abo ababatabangula beesonjolereko ddala!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnandyagadde abo abaabateganya beeraawe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnandyagadde abo abababuguutanya beeraawe!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nandyagadde abo ababateganya beeraawe!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nnandyagadde bali abababuguutanya n'okweyawula beeyawule.