Galatians 5:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Etteeka lyonna lifunzibwa mu kigambo kimu: “Oyagalanga munno nga ggwe wennyini bwe weeyagala.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga amateeka gonna gatuukirizibwa mu tteeka lino nti: “Yagalanga muntu munno nga bwe weeyagala wekka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga amateeka gonna gatuukirira mu kigambo kimu, mu kino nti, “Oyagalanga muntu munno nga bwe weeyagala wekka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amateeka gonna gatuukirizibwa mu kiragiro kimu ekigamba nti: “Yagalanga muntu munno nga ggwe wennyini bwe weeyagala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga amateeka gonna gatuukirira mu kigambo kimu, mu kino nti Oyagalanga muntu munno nga bwe weeyagala wekka.