Galatians 5:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyenva ŋŋamba nti: mutambulire mu Mwoyo, olwo lwe mutaakole mubiri bye gwegomba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbagamba nti, mutambulirenga mu Mwoyo, mu ngeri yonna, mulemenga kutuukiriza kwegomba kwa mubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye njogera nti mutambulirenga mu Mwoyo, era temuutuukirizanga kwegomba kwa mubiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ŋŋamba nti mugobererenga Mwoyo, lwe mutaatuukirizenga ebyo omubiri bye gwegomba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye njogera nti Mutambulirenga mu Mwoyo, kale temuutuukirizenga kwegomba kwa mubiri.