Galatians 6:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abo abaagala okweraga mu by'omubiri, be bo ababawaliriza okutayirirwa, baleme kuyigganyizibwa lwa musaalaba gwa Kristu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abanoonya okweraga mu mubiri be babawaliriza okukomolebwa mu mubiri, balemenga okuyigganyizibwanga olw’omusaalaba gwa Kristo, balyoke beenyumirize olw’omubiri gwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abaagala okwewoomereza mu mubiri be babawaliriza okukomolebwanga, balemenga okuyigganyizibwa olw'omusalaba gwa Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaagala okwenyumiririza mu byokungulu, be baagala okubawaliriza okukomolebwa. Bakikola balyoke baleme kuyigganyizibwa olw'omusaalaba gwa Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna abaagala okwewoomereza mu mubiri be babawaliriza okukomolebwanga; kyokka balemenga okuyigganyizibwa olw'omusalaba gwa Kristo.