Galatians 6:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga oli bw'alowooza ng'aliko bw'ali sso nga taliiko bw'ali, oyo yeerimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga omuntu yenna bwe yeerowooza okuba owa waggulu so nga si bw’ali, yeerimbarimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga omuntu bwe yeerowoozanga okuba ekintu, so nga si bwali, aba yeerimbalimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu bwe yeerowooza ng'aliko bw'ali, sso nga taliiko bw'ali, aba yeerimbalimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omuntu bwe yeerowoozanga okuba ekintu, nga si kintu, nga yeerimbalimba.