Genesis 1:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda olukalu n'aluyita nsi, ate ekkuŋŋaaniro ly'amazzi n'aliyita nnyanja. Katonda n'alaba nga kirungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda olukalu n’aluyita ensi, amazzi agakuŋŋaanye go n’agayita ennyanja. Katonda n’alaba nga ky’akoze kirungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda olukalu n'aluyita ensi, n'ekkuŋŋaaniro ly'amazzi n'aliyita ennyanja. Katonda n'alaba nga birungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olukalu n'aluyita “Ensi,” ate ekkuŋŋaaniro ly'amazzi, n'aliyita “Ennyanja.” Katonda n'alaba nga birungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda olukalu n'aluyita ensi; n'ekkuŋŋaaniro ly'amazi n'aliyita ennyanja: Katonda n'alaba nga kirungi.