Genesis 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
byakire mu lubaale lw'eggulu, bimulise ensi.” Ne kiba bwe kityo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bibeere ebyaka ku ggulu, bireetere ensi obutangaavu.” Ne kiba bwe kityo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era bibe ebyaka mu bbanga ery'eggulu, okuwa ekitangaala ku nsi.” Era ne kiba bwe kityo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
byakirenga mu bbanga ery'eggulu, bimulise ensi.” Ne kiba bwe kityo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bibenga ng'ettabaaza mu bbanga ery'eggulu byakenga ku nsi: bwe kityo bwe kyali.