Genesis 1:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne buwungeera, ne bukya; lwe lunaku olwokuna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne buba akawungeezi, ate ne buba enkya. Olwo lwe lunaku olwokuna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne buba akawungeezi, ne buba enkya, olwo lwe lunaku olwokuna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne buziba, ne bukya. Olwo lwe lunaku olwokuna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne buba akawungeezi, ne buba enkya, olwo lwe lunaku olw'okuna.