Genesis 1:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda yakola ebisolo by'omu nsiko mu mbala yaabyo, n'ebisolo by'awaka mu mbala yaabyo na buli kyewalula ku ttaka mu mbala yaakyo. Katonda n'alaba nga kirungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda n’atonda ensolo ez’oku nsi eza buli ngeri, n’ente eza buli ngeri, na buli ekyewalula ku ttaka ekya buli ngeri. Katonda n’alaba nga ky’akoze kirungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'akola ensolo ez'omu nsiko eza buli ngeri, n'ente eza buli ngeri, na buli ekyewalula ku nsi ekya buli ngeri. Katonda n'alaba nga kyali kirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'akola ebyo byonna, era n'alaba nga birungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'akola ensolo y'ensi mu ngeri yaazo, n'ente mu ngeri yaazo, na buli ekyewalula ku nsi mu ngeri yaakyo: Katonda n'akiraba nga kirungi.