Genesis 1:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'agamba nti: “Wabeerewo ekitangaala.” Ekitangaala ne kibaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Katonda n’agamba nti, “Wabeerewo obutangaavu,” ne waba obutangaavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'ayogera nti, “Wabeewo ekitangaala.” Ne wabaawo ekitangaala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Katonda n'agamba nti: “Wabeewo ekitangaala.” Ne wabaawo ekitangaala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'ayogera nti, Wabeewo obutangaavu. Ne wabaawo obutangaavu.