Genesis 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era Katonda n'agamba nti: “Wabeerewo olubaale wakati w'amazzi, lwawule amazzi aga waggulu ku mazzi aga wansi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Katonda n’agamba nti, “Wabeewo ebbanga lyawule olufu n’amazzi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'ayogera nti, “Wabeewo ebbanga wakati mu mazzi, lyawule amazzi n'amazzi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'agamba nti: “Wabeewo ebbanga wakati w'amazzi, ligaawulemu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'ayogera nti, Wabeewo abbanga wakati mu mazzi, lyawulenga amazzi n'amazzi.