Genesis 10:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mazadde ga batabani ba Nowa, Seemu, Kaamu ne Yafesi: omujjuzi bwe gwaggwa baazaala batabani baabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be bazzukulu ba Nuuwa, Seemu ne Kaamu, ne Yafeesi be baazaala oluvannyuma lw’amataba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano be bazzukulu ba Nuuwa, batabani be Seemu, Kaamu ne Yafeesi be baazaala, amataba nga gamaze okubaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be bazzukulu b'abaana ba Noowa. Seemu, Haamu ne Yafeeti, abo abasatu baazaala abaana ng'omujjuzo gw'amazzi gumaze okubaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne kuno kwe kuzaala kw'abaana ba Nuuwa, Seemu, Kaamu ne Yafeesi: abaana ne babazaalirwa amataba nga gamaze okubaawo.