Genesis 10:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Be bo batabani ba Kaamu, mu ndyo, mu nnimi, mu nsi ne mu mawanga gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo be bazzukulu ba Kaamu, mu nda zaabwe ne nnimi zaabwe, mu bitundu byabwe ne mu mawanga gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be baana ba Kaamu, mu bika byabwe ne mu nsi zaabwe, buli bamu n'olulimi lwabwe lwe boogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo be bazzukulu ba Haamu mu bika byabwe ne mu nsi zaabwe, buli bamu n'olulimi lwabwe lwe boogera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baana ba Kaamu, ebika byabwe nga bwe byali, n'ennimi zaabwe, mu nsi zaabwe, mu mawanga gaabwe.