Genesis 10:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ofiri, Kavila ne Yobabu. Bonna abo baana ba Yokutani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Ofiri, ne Kavira ne Yobabu; bano bonna baali batabani ba Yokutaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ofiri, Kavira, ne Yobabu. Abo bonna be baana ba Yokutaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Ofiri ne Avila, ne Yobabu. Abo bonna baana ba Yokutaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Ofiri, ne Kavira, ne Yobabu: abo bonna baana ba Yokutaani.