Genesis 10:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baabeeranga mu kitundu okuva e Mesa, okutuuka e Sefari mu nsi ey'ensozi ey'ebuvanjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekitundu mwe baali kyava ku Mesa okwolekera Serali, okutuukira ddala ku kitundu eky’ensozi ku luuyi olw’ebuvanjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi mwe baatuulanga yavanga ku Mesa, n'etuuka ku Serali, olusozi olw'ebuvanjuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi mwe baali, yava ku Mesa, n'etuuka ku Sefari, ensi ey'ensozi mu buvanjuba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ensi gye baatuulamu yava ku Mesa, ng'ogenda e Serali, olusozi olw'ebuvanjuba.