Genesis 10:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be batabani ba Seemu ng'ogoberedde endyo zaabwe, n'ennimi zaabwe mu nsi zaabwe ne mu mawanga gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo be bazzukulu ba Seemu, mu nnyumba zaabwe, ne mu nnimi zaabwe, ne mu bitundu byabwe ne mu mawanga gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be baana ba Seemu, mu bika byabwe ne mu nsi zaabwe, buli bamu n'olulimi lwabwe lwe boogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo be bazzukulu ba Seemu, mu bika byabwe ne mu nsi zaabwe, buli bamu n'olulimi lwabwe lwe boogera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baana ba Seemu, ebika byabwe nga bwe byali, n'ennimi zaabwe, mu nsi zaabwe, amawanga gaabwe nga bwe gaali.