Genesis 10:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Yavani: Elisa, Tarusisi, Abakittimu n'Abadodani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Yivani baali: Erisa, ne Talusiisi, ne Kittimu ne Dodanimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Yavani be bano: Erisa, Talusiisi, Kitimu, ne Dodanimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana ba Yavani be bano: Elisa, Tarusiisi, Kittimu, ne Dodanimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Yavani: Erisa, ne Talusiisi, Kitimu, ne Dodanimu.