Genesis 10:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Kuusi: Seba, Kavila, Sabuta, Raama ne Sabuteka. Batabani ba Raama: Saba ne Dedani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Kuusi be bano: Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama ne Sebuteka. Batabani ba Laama baali: Seeba ne Dedani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Kuusi be bano: Seeba, Kavira, Sabuta, Laama, ne Sabuteka. Abaana ba Laama ye Seeba ne Dedani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana ba Kuusi be bano: Seba ne Avila, Sabuta, ne Raama, ne Sabuteka. Abaana ba Raama, ye Seba ne Dedani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Kuusi: Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama, ne Sabuteka: n'abaana ba Laama: Seeba, ne Dedaai.