Genesis 10:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuusi yazaala Nimurodi; eyafuuka omuzira owa maanyi mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kuusi ye yazaala Nimuloodi; ye yasooka okuba omuntu ow’amaanyi ennyo ku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuusi n'azaala Nimuloodi; eyali omusajja ow'amaanyi mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuusi ye kitaawe wa Nimuroodi eyasooka okuba omusajja omuzira ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuusi n'azaala Nimuloodi; n'atanula okuba ow'amaanyi mu nsi.