Genesis 11:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Arupakusadi yali aweza emyaka asatu mu etaano n'azaala Sela.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alupakusaadi bwe yaweza emyaka asatu mu etaano n’azaala Seera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alupakusaadi bwe yaweza emyaka asatu mu etaano (35), n'azaala Seera;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Arupakusaadi bwe yaweza emyaka amakumi asatu mu etaano, n'azaala Seela.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alupakusaadi n'amala emyaka asatu mu etaano, n'azaala Seera: