Genesis 11:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Arupakusadi bwe yamala okuzaala Sela, yawangaalayo emyaka emirala ebikumi bina mu esatu; yazaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alupakusaadi bwe yamala okuzaala Seera n’awangaala emyaka emirala ebikumi bina mu esatu, omwo n’azaaliramu abaana aboobulenzi n’aboobuwala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yamala okuzaala Seera, n'awangaala emyaka emirala bina mu esatu (403), era mwe yazaalira abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yamala okuzaala Seela, n'awangaala emyaka emirala ebikumi bina mu esatu, n'azaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alupakusaadi n'awangaala bwe yamala okuzaala Seera emyaka bina mu esatu, n’azaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.