Genesis 11:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sela yali aweza emyaka asatu n'azaala Eberi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Seera bwe yaweza emyaka amakumi asatu n’azaala Eberi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Seera bwe yaweza emyaka asatu (30) n'azaala Eberi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Seela bwe yaweza emyaka amakumi asatu, n'azaala Eberi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Seera n'amala emyaka asatu, n'azaala Eberi: