Genesis 11:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baali bava ebuvanjuba, ne basanga omuseetwe mu nsi y'e Sinari, ne basenga omwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bwe baava oluuyi olw’ebuvanjuba ne batuuka mu lusenyi nsi ya Sinaali ne babeera omwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo, bwe baali batambula nga bava ebuvanjuba, ne balaba olusenyi mu nsi ya Sinali; ne batuula omwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bwe baali nga basenguka okuva ebuvanjuba, ne basanga olusenyi mu nsi y'e Sinaari, ne basenga omwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, bwe baali batambula ebuvanjuba, ne balaba olusenyi mu nsi Sinali; ne batuula omwo.