Genesis 11:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Rewu yali aweza emyaka amakumi asatu mu ebiri n'azaala Serugi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leewo bwe yaweza emyaka amakumi asatu mu ebiri n’azaala Serugi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Leewo bwe yaweza emyaka asatu mu ebiri (32), n'azaala Serugi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Rewu bwe yaweza emyaka amakumi asatu mu ebiri, n'azaala Serugi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Leewo n'amala emyaka asatu mu ebiri, n'azaala Serugi;