Genesis 11:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Arani ye yasooka kitaawe Tera okufa. Yafiira mu nsi y'obuzaale bwabwe mu Wuru eky'Abakaludeya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kalani yafa nga kitaawe Teera tannafa. Yafiira mu Uli ey’Abakaludaaya mwe yazaalirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kalani n'afiira mu kibuga Uli, mu nsi y'Abakaludaaya mwe yazaalirwa nga kitaawe akyali mulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Harani yafiira mu kibuga ky'ewaabwe Wuuri eky'Abakaludaaya, nga kitaabwe akyali mulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kalani n'afiira awali kitaawe mu nsi mwe yazaalirwa, mu Uli, y'ensi ey'Abakaludaaya.