Genesis 11:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tera eyo n'awerezaayo emyaka ebikumi bibiri mu etaano n'afiira mu Karani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emyaka gya Teera gyali ebikumi bibiri mu etaano; Teera n’afiira mu Kalani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teera n'afiira mu Kalani, ng'awangadde emyaka bibiri mu etaano (205).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teera n'afiira eyo nga wa myaka ebikumi bibiri mu etaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ennaku za Teera zaali emyaka bibiri mu etaano: Tera n'afiira mu Kalani.