Genesis 11:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Omukama n'aserengeta alabe ekibuga n'omunaala batabani b'abantu bye baali bazimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama nakka okulaba ekibuga n’omunaala, abaana b’abantu kye baali bazimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'akka okulaba ekibuga n'omunaala, abaana b'abantu bye bazimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'akka okulaba ekibuga n'omunaala, abantu bye bazimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'akka okulaba ebibuga n'ekigo, abaana b'abantu bye bazimba.