Genesis 11:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuva awo Omukama n'abasaasaanya ku nsi yonna, ne balekera awo okuzimba ekibuga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Mukama n’abasaasaanya ne babuna ensi yonna, n’ekibuga kyabwe ne batakimaliriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo Mukama n'abasaasaanyiza ddala okubuna ensi zonna; ne balekera awo okuzimba ekibuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'abasaasaanya ku nsi yonna, ne balekera awo okuzimba ekibuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo Mukama n'abasaasaanyiza ddala okuva eyo okubuna ensi zonna: ne baleka okuzimba ekibuga.