Genesis 12:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali anaatera okuyingira mu Misiri, n'agamba Sarayi mukazi we nti: “Mmanyi ng'oli mukazi mulungi mu ndabika;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yali anaatera okuyingira mu Misiri, n’agamba Salaayi mukazi we nti, “Mmanyi ng’oli mukazi mulungi era mubalagavu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo, bwe yali ng'anaatera okuyingira mu Misiri n'alyoka agamba Salaayi mukazi we nti, “Laba, mmanyi nga ggwe oli mukazi mulungi mu ndabika;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yali ng'anaatera okuyingira mu Misiri, n'agamba mukazi we Saraayi nti: “Mmanyi ng'oli mukazi mubalagavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, bwe yali ng'anaatera okuyingira mu Misiri, n'alyoka agamba Salaayi mukazi we nti Laba, mmanyi nga gw'oli mukazi mulungi okutunuulira: