Genesis 12:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aburaamu bwe yatuuka mu Misiri, Abamisiri ne balaba omukazi nga mulungi nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulaamu bwe yayingira mu Misiri, Abamisiri ne balaba Salaayi nga mukazi mulungi nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Ibulaamu bwe yamala okuyingira mu Misiri, Abamisiri ne balaba mukazi we nga mulungi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Aburaamu bwe yayingira mu Misiri, Abamisiri ne balaba omukazi nga mulungi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Ibulaamu bwe yamala okuyingira mu Misiri, Abamisiri ne balaba omukazi nga mulungi nnyo.