Genesis 12:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaami ba Faraawo bwe baalaba omukazi, ne bamumutendera; omukazi n'atwalibwa mu nnyumba ya Faraawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abakungu ba Falaawo bwe baamulaba ne bamutendera Falaawo ne bamutwala mu lubiri lwa Falaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abakungu ba Falaawo ne bamulaba, ne bamutendereza eri Falaawo; ne batwala omukazi mu nnyumba ya Falaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abakungu b'omu lubiri bwe baamulaba, ne bamutendera kabaka, era ne bamutwala mu nnyumba ya kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abakungu ba Falaawo ne bamulaba, ne bamutendereza eri Falaawo; ne batwala omukazi mu nnyumba ya Falaawo.