Genesis 12:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Omukama n'abonereza Faraawo n'ennyumba ye n'ebibonerezo eby'amaanyi olw'okubeera Sarayi muka Aburaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama n’aleetera Falaawo n’ennyumba ye endwadde enkambwe olwa Salaayi mukazi wa Ibulaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'abonyaabonya Falaawo n'ennyumba ye n'endwadde ez'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kubanga kabaka yatwala Saraayi muka Aburaamu, Mukama n'aleetera kabaka n'ab'omu nnyumba ye endwadde ez'amaanyi, ezaababonyaabonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'abonyaabonya Falaawo n'ennyumba ye n'ebibonoobono ebikulu olwa Salaayi mukazi wa Ibulaamu.