Genesis 12:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Faraawo n'alagira basajja be, ne bamuwereekereza, ko ne mukyala we n'ebibye byonna bye yalina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Falaawo n’alagira basajja be ebikwata ku Ibulaamu, ne bamusindiikiriza n’ava mu nsi ne mukazi we ne byonna bye yalina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Falaawo n'alagira abasajja be ne bawerekera Ibulaamu ne mukazi we ne byonna bye yalina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka, n'alagira basajja be, ne bawerekera Aburaamu ne mukazi we, ne byonna bye yalina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo n'amulagiririza abasajja: ne bamuwerekerako ye ne mukazi we ne byonna bye yalina.