Genesis 13:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu b'e Sodoma baali babi, nga boonoonyi nnyo mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja aba Sodomu baali babi era nga boonoonyi nnyo eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abantu ab'omu Sodoma baali babi era boonoonyi nnyo nnyini mu maaso ga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu b'omu Sodoma baali babi, nga boonoonyi nnyo mu maaso ga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abantu ab'omu Sodoma baali babi era boonoonyi nnyini mu maaso ga Mukama.