Genesis 13:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Situka oyiteeyite mu nsi mu busimba ne mu bukiika kubanga ŋŋenda kugikuwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Situka, tambula obuwanvu n’obukiika obw’ensi kubanga ngikuwadde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Situka olambule ensi eyo yonna, kubanga ndigikuwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Situka olambule ensi eyo yonna, kubanga ndigikuwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Golokoka, otambule obune ensi obuwanvu bwayo n'obugazi bwayo; kubanga ndigiwa ggwe.