Genesis 13:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aburaamu yali mugagga nnyo, ng'alina ebisolo by'awaka, ffeeza ne zaabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo Ibulaamu yalina ente nnyingi, ne ffeeza ne zaabu nnyingi nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Ibulaamu yalina obugagga bungi: ente, effeeza, ne zaabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburaamu yalina obugagga bungi: ente n'endiga n'embuzi, ne ffeeza, ne zaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Ibulaamu yalina obugagga bungi, ente, ne ffeeza, ne zaabu.