Genesis 13:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kifo awaali omwaliiro gwe yali asoose okukola; n'akoowoolera awo erinnya ly'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mu kifo we yasooka okuzimbira Mukama ekyoto, Ibulaamu n’akoowoolera eyo erinnya lya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mu kifo eky'ekyoto kye yakola eyo olubereberye; n'asinziza eyo erinnya lya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era we yazimba alutaari. Aburaamu n'asinziza eyo Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu kifo eky'ekyoto kye yakola eyo olubereberye: Ibulaamu n'akaabira eyo erinnya lya Mukama.