Genesis 13:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Loti yennyini eyagendanga ne Aburaamu yalina endiga, ente, ebisolo by'awaka ne weema,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne Lutti eyagenda ne Ibulaamu naye yalina ebisibo by’endiga n’amagana g’ente n’ab’enju ye nga bangi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne Lutti, eyagenda ne Ibulaamu, yalina embuzi n'ente n'eweema.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne Looti eyagenda ne Aburaamu, yalina endiga n'embuzi n'ente ne weema.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ne Lutti, eyagenda ne Ibulaamu, yalina embuzi n'ente n'eweema.