Genesis 13:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ng'ekitundu tekibamala kubeeramu bombi. Ebintu byabwe byali bingi, nga tebasobola bulungi kubeeramu wamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ekitundu mwe baali nga tekibamala bombi. Obugagga bwabwe bwali bungi nnyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi n'etabamala bombi okutuula awamu; kubanga ebintu byabwe byali bingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo tewaali kifo kibamala okubeera awamu, kubanga baalina ebintu bingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi n'etebayinza bombi okutuula awamu: kubanga ebintu byabwe byali bingi, n'okuyinza ne batayinza kutuula wamu.