Genesis 14:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mirembe gya Amurafeli kabaka w'e Sinari, Ariyoki kabaka we Ellasari, Kedorulawomeri kabaka we Elamu, ne Tidali kabaka w'e Goyimu
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro bya Amulafeeri kabaka wa Sinaali, ne Aliyooki kabaka wa Erasali, ne Kedolawomeeri kabaka wa Eramu ne Tidali kabaka wa Goyiyimu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu mirembe gya Amulafeeri kabaka w'e Sinali, Aliyooki, kabaka w'e Erasali, Kedolawomeeri, kabaka w'e Eramu, n'egya Tidali, kabaka w'e Goyiyimu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo mu mirembe gya Amurafeeli, kabaka w'e Sinaari, ne Ariyooki, kabaka w'e Elasaari, ne Kedolawomeeri, kabaka w'e Elamu, ne Tidali, kabaka w'e Goyiimu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu mirembe gya Amulaferi kabaka w'e Sinali, Aliyoki, kabaka w'e Erasali, Kedolawomeeri, kabaka w'e Eramu, n'egya Tidali, kabaka w'e Goyiyimu,