Genesis 14:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baawamba ne Loti, oyo mutabani wa muganda wa Aburaamu eyabeeranga e Sodoma, n'ebibye byonna, ne bagenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne batwala ne Lutti, mutabani wa muganda wa Ibulaamu eyali mu Sodomu, n’ebintu bye ne bagenda nabyo kubanga naye yali abeera mu Sodomu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne banyaga Lutti, omwana wa muganda wa Ibulaamu, eyatuulanga mu Sodoma, n'ebintu bye, ne bagenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Looti mutabani wa muganda wa Aburaamu, yabeeranga mu Sodoma. Era naye ne bamunyaga awamu n'ebintu bye byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne banyaga Lutti, omwana wa muganda wa Ibulaamu, eyatuulanga mu Sodoma, n'ebintu bye, ne bagenda.