Genesis 14:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'akomyawo ebintu byonna, Loti muganda we, ebibye, abakazi n'abantu abalala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’akomyawo ebintu byonna, era n’akomyawo ne muganda we Lutti n’ebintu bye n’abakazi n’abantu bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akomyawo Lutti, mutabani we, omwana wa muganda we, n'ebintu bye, n'abakazi, n'abantu abalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akomyawo ebintu byonna bye baali banyaze, era n'akomyawo ne Looti, omwana wa muganda we, n'ebintu bye, n'abakazi n'abasibe abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akomyawo ebintu byonna, era n'akomyawo ne muganda we Lutti, n'ebintu bye, era n'abakazi, n'abantu.