Genesis 14:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka w'e Sodoma n'agamba Aburaamu nti: “Mpa abantu; ebintu weetwalire.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne kabaka wa Sodomu n’agamba Ibulaamu nti, “Mpa abantu, gwe otwale ebintu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka w'e Sodoma n'agamba Ibulaamu nti, “Sigaza ebintu, naye ompe abantu bange bonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka w'e Sodoma n'agamba Aburaamu nti: “Sigaza ebintu, naye ompe abantu bange bonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka w'e Sodoma n'agamba Ibulaamu nti Mpa nze abantu, ebintu obyetwalire ggwe.