Genesis 14:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze sijja kufuna kantu okuggyako ebyo abalenzi bye baalya, n'omugabo gw'abasajja abajja nange: Aneri, Esukoli ne Mamure. Abo bo bafune omugabo gwabwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sijja kubaako kye ntwala; okuggyako ebyo abavubuka bye balidde, n’omugabo gw’abasajja abaagenda nange; leka Aneri ne Esukoli ne Mamule bo batwale omugabo gwabwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze sijja kutwala kintu kyo na kimu, wabula ebyo abavubuka abaagenda nange bye balidde; ne Aneri, Esukoli ne Mamule; nabo batwale omugabo gwabwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze sijja kutwala kintu kyo na kimu, wabula ebyo abavubuka bye balidde, n'omugabo gwa Aneri, Esukooli, ne Mamure, abaagenda nange. Abo bafune omugabo gwabwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
wabula ebyo abavubuka bye balidde, n'omugabo gw'abasajja abaagenda nange; Aneri, Esukoli; ne Mamule abo batwale omugabo gwabwe.