Genesis 14:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baali bamaze emyaka kkumi n'ebiri nga baweereza Kedorulawomeri, naye mu mwaka ogw'ekkumi n'esatu ne bajeema.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baamala emyaka kkumi n’ebiri nga baweereza Kedolawomeeri kabaka we Eramu, naye mu mwaka ogw’ekkumi n’esatu ne bamujeemera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baali bafugibwa Kedolawomeeri, okumala emyaka kkumi n'ebiri (12). Mu mwaka ogw'ekkumi n'esatu (13) ne bajeema.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baali bafugibwa Kedolawomeeri, okumala emyaka kkumi n'ebiri. Mu mwaka ogw'ekkumi n'esatu ne bajeema.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baweerereza Kedolawomeeri emyaka kkumi n'ebiri, ne mu mwaka ogw'ekkumi n'esatu ne bajeema.