Genesis 15:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennyonyi enkwakkuzi zakkanga ku nnyama, naye Aburaamu n'azigoba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensega bwe zajja okubirya, Ibulaamu n’azigoba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensega ne zijja ne zigwa ku nnyama; Ibulaamu n'azigoba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensega ne zikka ne zigwa ku nnyama, Aburaamu n'azigoba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amasega ne gagwa ku mirambo, Ibulaamu n'agagoba.