Genesis 15:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aburaamu n'agamba nti: “Mukama Katonda, olimpa ki? Wuuno ŋŋenda nga sirese mwana, n'omusika w'ennyumba yange ye Eliyezeri ow'e Damasiko.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Ibulaamu n’addamu nti, “Kiki ky’olimpa Ayi Mukama Katonda, kubanga sirina mwana, n’omusika w’ennyumba yange ye Eryeza ow’omu Ddamasiko?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Ibulaamu n'ayogera nti, “Ai Mukama Katonda, ky'olimpa kiringasa ki nga sirina mwana? Alinsikira ye Erieza ow'e Ddamasiko?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburaamu, n'agamba nti: “Ayi Mukama Katonda, ky'olimpa kiringasa ki, nga sirina mwana? Omusika wange ye Eliyezeeri ow'e Damasiko!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulaamu n'ayogera nti Ai Mukama Katonda, onompa ki, kubanga ntambula nga sirina mwana, naye alirya ennyumba yange ye Ddamesiko Erieza?