Genesis 15:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakkiriza Omukama; Omukama n'akimubalira ng'obutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulaamu n’akkiriza Mukama, n’akimubalira okuba obutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulaamu n'akkiriza. Olw'ekyo Mukama n'amubalira obutuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburaamu n'akkiriza Mukama. Olw'ekyo Mukama n'amubala nga mutuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akkiriza Mukama; n'akumubalira okuba obutuukirivu.