Genesis 15:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era Omukama n'agamba Aburaamu nti: “Nze Mukama eyakuggya mu Wuru eky'Abakaludeya nkuwe ensi eno ebeere yiyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amugamba nti, “Nze Mukama eyakuggya mu Uli ensi ey’Abakaludaaya, nkuwe ensi eno ebeere yiyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amugamba nti, “Nze Mukama eyakuggya mu Uli ekya Abakaludaaya, okukuwa ensi eno okugisikira.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'amugamba nti: “Nze Mukama eyakuggya mu Wuuri eky'Abakaludaaya, okukuwa ensi eno ebe yiyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Nze, Mukama eyakuggya mu Uli eya Abakaludaaya, okukuwa ensi eno okugisikira.